Lyrics of Ono Omwana by Irene Ntale| eachamps.com

Ono Omwana by Irene Ntale

Pre Chorus 
Dj turn me up 
Hype it up 
Mi Boy so listen up 
Mi sing sing a reggae luga 
Just mash it up 
Nash Swangz avenue 
Omwana anfukidde ekibuuzi Kyatengerere 
Embeera ng'omukadde kukaayu 

Chorus 
Ono Omwana 
Antikudde Anyingidde 
Omutima gujjudde 
Ono Omwana 
Antanudde Anjekeedde 

Verse 1 
Bwenamulaba 
Nawaniika bendera 
Sikyali player yantengula 
Buli wakeera nemulumirirwa 
Oba kasuuze katya? 
Bwazibwe butya? 
Ebyokulya bye byawoomwe bitya? 
Bwakedde butya? 
He are pretty boy 
Omutima gwo guntereese 
Nze mund muli menyesse 
One in a million 
Kaano kozze nteredde 
Buli woba nage ebeera holiday 
You're ma fire fighter 
Cool mi when mi burnin 
Every step I make 
Honey ah mi nuh get that 
Squeeze me anaconda 
Nkuyitte body mender 
Always and forever 
Like the great wall of China 

Chorus 
Ono Omwana 
Antikudde Anyingidde 
Omutima gujjudde 
Ono Omwana 
Antanudde Anjekeedde 


Verse 2 
Amaziima ntambudde amaawanga mangi 
Nganoonya 
Omuntu ng'agwe owempiisa 
Atte nga mulungi tasaangika 
Kati laba 
Amaaso go, Enviiri zo 
Amannyo go, Enjala zo 
Walayi ono malayiika 
Wekiiba kisiibo 
Osiibuka asiibye ne Lawyer omuyiiya amateeka 
Oba kiba kitya? 
Wasiiba essuuka 
Gwe nange Embeera nkuuka 


Pre Chorus 
Dj turn me up 
Hype it up 
Mi Boy so listen up 
Mi sing sing a reggae luga 
Just mash it up 
Nash Swangz avenue 
Omwana anfukidde ekibuuzi Kyatengerere 
Embeera ng'omukadde kukaayu 

Chorus 
Ono Omwana 
Antikudde Anyingidde 
Omutima gujjudde 
Ono Omwana 
Antanudde Anjekeedde 

Verse 3 
Naalumanya saalumanya 
kawonawo omukadde akotakota 
Wuliira omuziki waniika emokono situuka muntebbe wotudde 
Omukwano gwonno guntinkudde 
Ekigambo kyonno kintanudde 
Neyanjudde, Sseyanjudde? 
Mpiita Ntale netumbudde 


You're ma fire fighter 
Cool mi when mi burnin 
Every step I make 
Honey ah mi nuh get that 
Squeeze me anaconda 
Nkuyitte body mender 
Always and forever 
Like the great wall of China 


Chrous   (X2) 

Ono Omwana 
Antikudde Anyingidde 
Omutima gujjudde 
Ono Omwana 
Antanudde Anjekeedde 

Ono Omwana 
Antikudde Anyingidde 
Omutima gujjudde 
Ono Omwana 
Antanudde Anjekeedde 

More Artist Lyrics
Katambala lyrics

Irene Ntale and Ray Signature
581 Views
Gyobela lyrics

Irene Ntale
1,400 Views
Addiction lyrics

Irene Ntale and Bebe Cool
614 Views
Post Your Comment