Lyrics of Olimbuzi by Don Mc ft Otrix| eachamps.com

Olimbuzi by Don Mc ft Otrix

Intro
Nesiimu oli biki...
Don MC...
Otulikisi...
Buddies Music
Too bad entertainment mu kizimbe
 
Verse one
Don MC
Boss atayagala sasula bakozi beyo mwezi negugwako n'obabikira, mbuzi
Ka ba dem abatulimba emyaka mbu balina abiri kumbe bakade, mbuzi
Government official bakuwa sente ezo kukola engudo n'ozilya buli, mbuzi
Bakebede nga olina silimu gwe n'osalawo muwe ku balala, oli mbuzi
Kabasajja bakagwe ensonyi abakwata obwana obutto, muli mbuzi
Nkawereza bano abasadaka banabwe mbu bagala bugaga wabula, muli mbuzi
 
Chorus
Kano wekaba tekakute oli mbuzi
Toyagaliza bano oli mbuzi
Kyusamu baba sikuvumye nkugambyeko bugambi nti oli mbuzi
Toka feelinze, oli mbuzi
Toyagaliza bano, oli mbuzi
Kyusamu baba sikuvumye nkugambyeko bugambi nti oli mbuzi
 
Verse two
Don MC
Abafumbo bangi eyo abanoonya abana
Bakoze buli kimu abana bababuze
Kyoka gwe omuzadde omusudde mutoyi
Wabula kawala gwe, oli mbuzi
Abasumba babuyabuza endigo
Nawe Hajji ng'ovumaganya ediini yo
Nina ekigambo kimu ekyokugamba
Kimu kyoka bwekiti, oli mbuzi
Bano bakola gwo'lera ngalo mbuzi
Kyoka byebakoze n'obimanyako mbuzi
Otigomya abantu ku kyalo olega bulezi madde oli mbuzi
 
Chorus
 
Verse three
Otrix
Kati gwe olaba nti okwenda ku munno mbu kyekisanga, oli mbuzi
Gwe omusawo abbe edagala lya balwadde toloba ntino, oli mbuzi
Weyita bossi bossi kyoka sebbo nga tovayo na gyoli, mbuzi
Gwe campuser nga togwako retake my friend nze nkukakasa, oli mbuzi
Okola mu katale bwekituka okusasula empoza wepena, mbuzi
Okwanye ka baby kakugambye am booked obutademu obusungu wabula oli mbuzi
Oli mbuzi...
 
Don MC
Toyagaliza bano oli mbuzi
Kyusamu baba sikuvumye nkugambyeko bugambi nti oli mbuzi
Toka feelinze, oli mbuzi
Toyagaliza bano oli mbuzi
Kyusamu baba sikuvumye nkugambyeko bugambi nti oli mbuzi
 
Chorus
 Oli mbuzi
Oli mbuzi
Nti oli mbuzi
X2

Post Your Comment